OKWANIRIZIBA KU NKOLAGANA Y'ABAVUBUKA MU KITANGIRA SIRIMU
Omusomo guno gulimu emizannyo egyoku-internet egyikwata ku ngeri y’okutangiramu sirimu ate nga gyamugaso eri abasomesa b’abavubuka mu nsi za Bulaya nezawano mu Africa.
Omusomo guno gulimo: - SIRIMU: ebikwata ku negeri eyokukozesamu emizannyo egyoku-internet mu nkolagana n’abavubuka era nemunsomesa eyenjawulo. - EMIZANYO: n’ebikozesebwa abasomesa b’abavubuka ng’ogaseko emisomo egyitwala akasera akatono - EBIKOZESEBWA: Ebiwandiko ng’okaseko n’emikuttu emirala egyomugaso ku mukuttu gwa internet - EBIVUNULA: ebigambo n’envunula y’ebigambo okusingira ddala ebyo ebikwata ku kutangira sirimu
Omulimo guno gwafuna obuyambi okuva mu kitongole kya European Commission ngakyiyita mu Youth in Action Programme.
|
|